ENKOLA YAFFE

Ekibiina kyaffe kyongedde okunyweeza emirandira gyaakyo nga kiyita mu kusensera atakale k’eggwanga lya Uganda okuviira ddala mu mweezi gw’omukaaga [June] 2019 era nga tumanyikiddwa nga “ ACCESS FINANCIAL SERVICES LIMITED” {AFS}.

“AFS” erina nkola esobozesa ba kasima baayo okufuna “services” zayo naddala eri abo abakozi ba gavumenti nga eyita kumukutu gwaayo/omuyungagano ogutetaagisa muntu kujjuza oba okusayininga kumpapula wabula nga tukozesa ssimu ez’omungalo, nga kino kikolebwa tiimu yaffe ey’abakugu kunsonga eno abasobola okukusanga ku mulimu w’okolera oba mumakaago wowangaalira nga tutuukiriza enkola/engombo egamba nti “Eyesitukudde….”.

Access era enzirukanya yaayo ey’emirimu yesigamiziddwa kunkola ey’amazima n’obwerufu nga tugobelera amateeka n’obukwakkulizo obugobelera mu kuwola ensimbi eri omuntu ssekinnoomu naddala nga tutunuulira obusobozibwe nabutya bwaayimiridde. Era nga kati Emirimu gyayo egiddukanyiza mu Kampala n’ebitundu ebirinaayeewo kyokka tusuubira okugaziya bisinensi zaffe wonna mu ggwanga mu kiseera ekitali ky’ewala.

Contact details

CEO: Mr Peter Ochieng

offiisi enkulu ey’e kampala

Ekifo ekituufu wobeera:
1st Floor, Worker’s House
Pilkington Street
Kampala
Uganda
Fax: +256 414 235 575

Telephone Number: +256 417 777 700/701

Team management

Peter Ochieng

Peter Ochieng

Country CEO

JOAN ASIIMWE IRUNGU

JOAN ASIIMWE IRUNGU

Administration Manager

PAUL IBULO

PAUL IBULO

Branch Manager (Kampala)